http://www.klarchdiocese.org.ug/images/sampledata/home/slide3.jpg.jpghttp://www.klarchdiocese.org.ug/images/sampledata/home/sliide1.jpghttp://www.klarchdiocese.org.ug/images/sampledata/home/sliide2.jpg

TWEBAZA OMUKAMA ATUSAASIDE

Olunaku Iwa leero nga ekigo kye Bujuuko kiggulwawo mu butongole Nsooka okwebaza Omukama olw’ekirabo eky’obulamu kyatuwa naddala ky’atuwadde nga abakristu aba Bujuuko Parish. Twebaza Omukama atusaaside n’atutuusa ku lunaku luno; tumwebaza olw’obulabirizi bwe bwayisa mu kitaffe ssabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga, n’abakulu bonna abatutwala, n’olwabakristu abatata okuzimba obukristu bwabwe nga bazimba Ekelziya yaabwe.

Ntwala omukisa guno okukulisa ate n’okwebaza Muganda wange Rev. Fr. Bbaale Anthony olw’omulimo amatendo gw’akoze okutuuka ku lunaku luno ate wamu n’abakristu mwenna. Muyogeyoge era mwebale kubeera bakristu balungi wamma ddala kisaanidde mujaguze. Omukama ayongere okubakuuma.

 

Rev. Fr. Mayega Pontian

Asst. Parish Priest, Bujuuko Parish

 

 

 

free joomla templatejoomla template

GOLDEN JUBILEE OF EVANGELISATION

News

Cardinal Wamala makes a private pilgrimage to Munyonyo. Cardinal Wamala has been out of the public limelight since end of last year.
2018-06-08 06:33:20
Ekibadde e Namugongo ne Nakiyanja mu bifaananyi
2018-06-06 08:27:00

   

 

 

Saint Mary's Cathedral Rubaga, commonly referred to as Rubaga Cathedral, is the parent cathedral of the Roman Catholic Archdiocese of Kampala, the oldest Roman Catholic diocese in Uganda. In 1914 the missionaries began constructing a modern cathedral at Lubaga (Rubaga). Construction was completed in 1924 and St. Mary's Cathedral Rubaga was consecrated on 31 December 1925.

2018  Kampala Archdiocese