http://www.klarchdiocese.org.ug/images/sampledata/home/slide3.jpg.jpghttp://www.klarchdiocese.org.ug/images/sampledata/home/sliide1.jpghttp://www.klarchdiocese.org.ug/images/sampledata/home/sliide2.jpg

“SIIBULA OMUWEEREZA WO, AYI MUKAMA, MU DDEMBE…”

Nn e e b a z a Katonda okulaba nga abasoma bino      ensonga yaffe enkulu ya kujagulizaako Banna Bujuuko okufuna ekigo, nga Bujuuko azaalibwa ekigo ky’e Muduuma. BannaMuduuma ne Banna Bujuuko mwenna mbakulisa okulaba ku lunaku luno. Nzenno omukulu w’ekifo kyammwe, mbasaba twegatte ku Simeo okuyimba oluyimba, “siibula omuweereza wo, ayi Mukama, mu ddembe, nga bwe wagamba, kubanga amaaso gange galabye obulokozi bwo....”Luke 1: 29-32.

 

Bwe nzijukira byetuyiseemu okuva Iwe twayatula nti tukkiriza ekisomesa ky’e Bujuuko okufuuka ekigo ne Ssabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga n’ayatula nti, “mbawadde,” sirema kwebaza Katonda atuyambyeokugumiraokwetikkaomusaalaba okugutuusa kunkomerero.

Kitaffe Ssabasumba webale kusalawo, weebale kutuwa kigo! Nneebaza bonna abayambye ennyo okulaba nga Bujuuko afuuka obulala! Mwenna katonda abaddizeewo musera.

Omusigire wange eyasooka Rev. Fr. Anthony Bbaale, mukwano gwange; weebale kwagala Katonda , weebale kumanya kukola, weebale kuzimba Bujuuko; naye anti mwana

mugimu          ! Fr. Anthony Bbaale, oyingidde mu byafaayo by’e kigo ky’e Bujuuko ng’ate era omukulu w’ekifo asoose. Katonda agulumizibwe.

Nze nzikiriza nti okusoomoozebwa kwonna kwe tufunye mu nteekateeka zonna, gwe musaalaba gwaffe gwe tubadde tulina okwetikka.

Mmaliriza nga nneebaza Katonda omukozi w’ebikolwa ebineene! Mbaagaliza Mirembe. Kalooli Lwanga omujulizi omutuukirivu, otusabire. Amiina

Fr. Jude Ssemakula

Bwana Mukulu ow’e Muduuma

 

 

free joomla templatejoomla template

GOLDEN JUBILEE OF EVANGELISATION

News

Archbishop Lwanga is upset over people who work on Sunday.  It is embarrassing for people who never respect Sunday as God’s day to think of making money.
2018-08-31 07:35:33
OUR LADY OF ASSUMPTION - MITALA MARIA PARISH A Family Day  after 119 Years 25th October 1899 - 26th August 2018 Yogaayoga nnyo Our Lady of Assumption Parish Mitala Maria; osajjakudde!!!!
2018-08-28 08:53:33

   

 

 

Saint Mary's Cathedral Rubaga, commonly referred to as Rubaga Cathedral, is the parent cathedral of the Roman Catholic Archdiocese of Kampala, the oldest Roman Catholic diocese in Uganda. In 1914 the missionaries began constructing a modern cathedral at Lubaga (Rubaga). Construction was completed in 1924 and St. Mary's Cathedral Rubaga was consecrated on 31 December 1925.

2018  Kampala Archdiocese